Skip to content
The Believer's Library

Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014

Psalms 23 OLCB

Side by side with the Father's Heart Bible™

Zabbuli ya Dawudi.

1Mukama ye Musumba wange, seetaagenga.

2Angalamiza ne mpummulira mu ddundiro ly’omuddo omuto.Antwala awali amazzi amateefu.

3Akomyawo emmeeme yange.Annuŋŋamya okukola eby’obutuukirivuolw’erinnya lye.

4Newaakubadde nga ntambulira mu kiwonvu eky’ekisiikirize eky’olumbe, siritya kabi konna;kubanga ggwe oli nange.Oluga lwo n’omuggo gwobye binsanyusa.

5Onsosootolera emmereabalabe bange nga balaba;onsiize amafuta ku mutwe,ekikompe kyange kiyiwa.

6Ddala ddala obulungi n’okwagala okutaggwaawo binaagendanga nangeennaku zonna ez’obulamu bwange;nange nnaabeeranga mu nnyumba ya Mukama,ennaku zonna.

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ Obwannannyini© 1984, 1986, 1993, 2014 bwa Biblica, Inc. Biblica® Open Luganda Contemporary Bible™ Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc. “Biblica” Linnya ery’obwannannyini eryawandiisibwa Biblica mu Amerika era nga balina n’ekkakkalabozo, Inc. Bwaweebwa olukusa okulikozesa. “Biblica” is a trademark registered in the United States Patent and Trademark Office by Biblica, Inc. Used with permission.
Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014 · Creative Commons - Attribution-ShareAlike [CC BY-SA]