Side by side with the Father's Heart Bible™ Zabbuli ya Dawudi.
1Ayi Mukama, ani anaabeeranga mu nnyumba yo?Ani anaatuulanga ku lusozi lwo olutukuvu?
2Oyo ataliiko kya kunenyezebwa,akola eby’obutuukirivu,era ayogera eby’amazima nga biviira ddala mu mutima gwe.
3Olulimi lwe talwogeza bya bulimba,era mikwano gye tagiyisa bubi,so tasaasaanya ŋŋambo ku baliraanwa be.
4Anyooma ababi,naye abatya Mukama abassaamu ekitiibwa.Atuukiriza ky’asuubizane bwe kiba nga kimulumya.
5Bw’awola tasaba magoba;so takkiriza kulya nguzi ku muntu yenna.Oyo akola ebyoaliba munywevu emirembe gyonna.
Read Psalms 15 in the Father's Heart Bible™ Divine Voice™ Color. In Divine Voice™ Color, the words spoken by our Father show in blue, the words of the Son in red, and the words of the Spirit in purple.
Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™
Obwannannyini© 1984, 1986, 1993, 2014 bwa Biblica, Inc.
Biblica® Open Luganda Contemporary Bible™
Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.
“Biblica” Linnya ery’obwannannyini eryawandiisibwa Biblica mu Amerika era nga balina n’ekkakkalabozo, Inc. Bwaweebwa olukusa okulikozesa.
“Biblica” is a trademark registered in the United States Patent and Trademark Office by Biblica, Inc. Used with permission.
Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014 · Creative Commons - Attribution-ShareAlike [CC BY-SA]
Read offline
Save OLCB on this device and read it with no connection. Downloads stay in this browser or app only.