Skip to content
The Believer's Library

Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014

Genesis 5 OLCB

Show OLCB only
Verse × ×
1 This is the written record of Adam's descendants. When our Father created humankind, he made them in the likeness of God. Luno lwe lulyo lwa Adamu. Katonda bwe yatonda omuntu, yamukola mu kifaananyi kya Katonda.
2 He created them male and female, blessed them, and named them Humankind when they were created. Yabatonda omusajja n’omukazi, n’abawa omukisa n’abatuuma, “abantu.”
3 At 130, Adam fathered a son in his likeness, after his image, and named him Seth. Adamu bwe yaweza emyaka kikumi mu asatu, n’azaala omwana owoobulenzi amufaanana, mu kifaananyi kye, n’amutuuma Seezi.
4 After he fathered Seth, Adam lived 800 years and had other sons and daughters. Seezi bwe yamala okuzaalibwa, Adamu n’amala emyaka lunaana, n’azaaliramu abaana aboobulenzi n’aboobuwala.
5 Altogether, Adam lived 930 years, and then he died. Emyaka gyonna Adamu gye yamala gyali lwenda mu asatu, n’afa.
6 When Seth had lived 105 years, he fathered Enosh. Seezi bwe yaweza emyaka kikumi mu etaano n’azaala Enosi.
7 After he fathered Enosh, Seth lived 807 years and had other sons and daughters. Seezi bwe yamala okuzaala Enosi n’awangaala emyaka emirala lunaana mu musanvu n’azaaliramu abaana aboobulenzi n’aboobuwala.
8 Altogether, Seth lived 912 years, and then he died. Bwe gityo emyaka gyonna egya Seezi ne giba lwenda mu kkumi n’ebiri n’alyoka afa.
9 When Enosh had lived ninety years, he fathered Kenan. Enosi bwe yaweza emyaka kyenda n’azaala Kenani.
10 After he fathered Kenan, Enosh lived 815 years and had other sons and daughters. Enosi bwe yamala okuzaala Kenani n’awangaala emyaka emirala lunaana mu kkumi n’etaano, omwo n’azaaliramu abaana aboobulenzi n’aboobuwala.
11 Altogether, Enosh lived 905 years, and then he died. Bwe gityo emyaka gyonna Enosi gye yamala ne giba lwenda mu etaano; n’alyoka afa.
12 When Kenan had lived seventy years, he fathered Mahalalel. Kenani bwe yaweza emyaka nsanvu n’azaala Makalaleri.
13 After he fathered Mahalalel, Kenan lived 840 years and had other sons and daughters. Kenani n’awangaala emyaka emirala lunaana mu ana, n’azaaliramu abaana aboobulenzi n’aboobuwala.
14 Altogether, Kenan lived 910 years, and then he died. Emyaka gyonna Kenani gye yamala ne giba lwenda mu kkumi.
15 When Mahalalel had lived sixty-five years, he fathered Jared. Makalaleri bwe yaweza emyaka nkaaga mu etaano n’azaala Yaredi.
16 After he fathered Jared, Mahalalel lived 830 years and had other sons and daughters. Bwe yamala okuzaala Yaredi n’awangaala emyaka emirala lunaana mu asatu n’azaaliramu abaana abalala aboobulenzi n’aboobuwala.
17 Altogether, Mahalalel lived 895 years, and then he died. Ennaku zonna eza Makalaleri ne ziba emyaka lunaana mu kyenda mu etaano, n’afa.
18 When Jared had lived 162 years, he fathered Enoch. Yaredi bwe yaweza emyaka kikumi mu nkaaga mu ebiri n’azaala Enoka.
19 After he fathered Enoch, Jared lived 800 years and had other sons and daughters. Yaredi bwe yamala okuzaala Enoka n’awangaala emyaka emirala lunaana, omwo n’azaaliramu abaana abalala aboobulenzi n’aboobuwala.
20 Altogether, Jared lived 962 years, and then he died. Bwe gityo emyaka gyonna Yaredi gye yamala ne giba lwenda mu nkaaga mu ebiri, n’afa.
21 When Enoch had lived sixty-five years, he fathered Methuselah. Enoka bwe yaweza emyaka nkaaga mu etaano n’azaala Mesuseera.
22 After fathering Methuselah, Enoch walked with our Father 300 years, and had other sons and daughters. Enoka n’atambulira wamu ne Katonda, okumala emyaka ebikumi bisatu nga Mesuseera amaze okuzaalibwa, n’azaala abaana abalala aboobulenzi n’aboobuwala.
23 Altogether, Enoch lived 365 years. Bwe gityo emyaka gyonna egya Enoka ne giba ebikumi bisatu mu nkaaga mu etaano.
24 Enoch walked faithfully with our Father; then he was gone, because our Father took him. Enoka yatambula ne Katonda, n’ataddamu kulabika, kubanga Katonda yamutwala.
25 When Methuselah had lived 187 years, he fathered Lamech. Mesuseera bwe yali nga yaakamala emyaka kikumi mu kinaana mu musanvu n’azaala Lameka.
26 After he fathered Lamech, Methuselah lived 782 years and had other sons and daughters. Bwe yamala okuzaala Lameka n’awangaala emyaka emirala lusanvu mu kinaana mu ebiri, n’azaala abaana abalala aboobulenzi n’aboobuwala.
27 Altogether, Methuselah lived 969 years, and then he died. Bwe gityo emyaka gyonna Mesuseera gye yamala ne giba lwenda mu nkaaga mu mwenda; n’afa.
28 When Lamech had lived 182 years, he fathered a son. Lameka bwe yali nga wa myaka kikumi mu kinaana mu ebiri n’azaala omwana owoobulenzi
29 He named him Noah, saying, "He will comfort us in our work and painful toil of our hands, from the ground our Father cursed." n’amutuuma Nuuwa, ng’agamba nti, “Okuva mu ttaka Mukama lye yakolimira, ono yalituweezaweeza mu mulimu gwaffe, ne mu kutegana kw’emikono gyaffe.”
30 After he fathered Noah, Lamech lived 595 years and had other sons and daughters. Lameka n’awangaala emyaka emirala bitaano mu kyenda mu etaano ng’amaze okuzaala Nuuwa, mu gyo n’azaaliramu abaana abalala aboobulenzi n’aboobuwala.
31 Altogether, Lamech lived 777 years, and then he died. Bwe gityo emyaka gyonna Lameka gye yawangaala ne giba lusanvu mu nsanvu mu musanvu.
32 When Noah was 500 years old, he fathered Shem, Ham, and Japheth. Nuuwa bwe yaweza emyaka ebikumi bitaano n’azaala Seemu, ne Kaamu ne Yafeesi.
FHB

Scripture from Father’s Heart Bible™. © 2026 Spirit Media Publishing, the imprint of Spirit Media Inc. All rights reserved. In Divine Voice™ Color, the words spoken by our Father show in blue, the words of the Son in red, and the words of the Spirit in purple.

OLCB

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ Obwannannyini© 1984, 1986, 1993, 2014 bwa Biblica, Inc. Biblica® Open Luganda Contemporary Bible™ Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc. “Biblica” Linnya ery’obwannannyini eryawandiisibwa Biblica mu Amerika era nga balina n’ekkakkalabozo, Inc. Bwaweebwa olukusa okulikozesa. “Biblica” is a trademark registered in the United States Patent and Trademark Office by Biblica, Inc. Used with permission.
Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014 · Creative Commons - Attribution-ShareAlike [CC BY-SA]