Skip to content
The Believer's Library

Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014

Genesis 10 OLCB

Show OLCB only
Verse × ×
1 This is the account of Noah's sons—Shem, Ham, and Japheth. Sons were born to them after the flood. Bano be bazzukulu ba Nuuwa, Seemu ne Kaamu, ne Yafeesi be baazaala oluvannyuma lw’amataba.
2 The sons of Japheth: Gomer, Magog, Madai, Javan, Tubal, Meshech, and Tiras. Batabani ba Yafeesi: Gomeri, ne Magogi, ne Madayi, ne Yivani, ne Tubali ne Meseki ne Tirasi.
3 The sons of Gomer: Ashkenaz, Riphath, and Togarmah. Batabani ba Gomeri be bano: Asukenaazi, ne Lifasi, ne Togaluma.
4 The sons of Javan: Elishah, Tarshish, Kittim, and Rodanim. Batabani ba Yivani baali: Erisa, ne Talusiisi, ne Kittimu ne Dodanimu.
5 From these the coastland peoples divided into their lands, each by language, clan, and nation. (Mu bano mwe mwava abo abaabuna olubalama lw’ennyanja. Bano be batabani ba Yafeesi mu bitundu byabwe, buli bamu mu nnimi zaabwe ng’ennyumba zaabwe n’amawanga gaabwe bwe biri.)
6 The sons of Ham: Cush, Mizraim, Put, and Canaan. Batabani ba Kaamu be bano: Kuusi, ne Misiri, ne Puuti, ne Kanani.
7 The sons of Cush: Seba, Havilah, Sabtah, Raamah, and Sabteca. The sons of Raamah: Sheba and Dedan. Batabani ba Kuusi be bano: Seeba, ne Kavira, ne Sabuta, ne Laama ne Sebuteka. Batabani ba Laama baali: Seeba ne Dedani.
8 Cush fathered Nimrod, who was the first mighty man on the earth. Kuusi ye yazaala Nimuloodi; ye yasooka okuba omuntu ow’amaanyi ennyo ku nsi.
9 He was a mighty hunter before God, so they say, "Like Nimrod, a mighty hunter before God." Yali muyizzi kkungwa, mu maaso ga Mukama, kyekyava kigambibwa nti, “Afaanana Nimuloodi omuyizzi kkungwa mu maaso ga Mukama.”
10 The beginning of his kingdom was Babel, Erech, Accad, and Calneh, in the land of Shinar. Obwakabaka bwe bwatandikira Baberi, ne Eneki ne Akudi ne Kalune, nga byonna bya mu nsi Sinali.
11 From that land he went out to Assyria and built Nineveh, Rehoboth-Ir, Calah, Bwe yava mu nsi eyo n’agenda mu Bwasuli, n’azimba Nineeve, ne Lekobosiyira, ne Kala ne
12 and Resen, between Nineveh and Calah; this is the great city. Leseni, wakati wa Nineeve ne Kala; Leseni kye kyali ekibuga ekikulu.
13 Mizraim fathered the Ludim, the Anamim, the Lehabim, the Naphtuhim, Mizulayimu oba Misiri ye kitaawe wa Ludimu, ne Anamimu, ne Lekabimu, ne Nafutukimu,
14 the Pathrusim, the Casluhim (from whom the Philistines came), and the Caphtorim. ne Pasulusimu, ne Kasulukimu (omwava Abafirisuuti) ne Kafutorimu.
15 Canaan fathered Sidon his firstborn, and Heth, Kanani ye yazaala Sidoni, omwana we omubereberye, ne Keesi,
16 and the Jebusites, the Amorites, the Girgashites, n’Abayebusi, n’Abamoli, n’Abagirugaasi,
17 the Hivites, the Arkites, the Sinites, n’Abakiivi, n’Abaluki, n’Abasiini,
18 the Arvadites, the Zemarites, and the Hamathites. Afterward the clans of the Canaanites spread out. n’Abaluvada, n’Abazemali, n’Abakamasi n’ebika eby’omu Kanani ne babuna wonna.
19 Canaan's border ran from Sidon toward Gerar to Gaza, and toward Sodom, Gomorrah, Admah, and Zeboiim, to Lasha. Ekitundu kya Kanani kyava ku Sidoni, okwolekera Gerali n’okutuukira ddala e Gaza okwolekera Sodomu, ne Ggomola, ne Aduma, ne Zeboyimu okutuukira ddala e Lasa.
20 These are Ham's sons, by their clans, languages, lands, and nations. Abo be bazzukulu ba Kaamu, mu nda zaabwe ne nnimi zaabwe, mu bitundu byabwe ne mu mawanga gaabwe.
21 Children were also born to Shem, older brother of Japheth, father of all Eber's descendants. Seemu kitaawe w’abo bonna abaava mu Eberi, mukulu wa Yafeesi naye yazaalirwa abaana.
22 The sons of Shem: Elam, Asshur, Arphaxad, Lud, and Aram. Abaana ba Seemu be bano: Eramu, ne Asuli, ne Alupakusaadi, ne Ludi ne Alamu.
23 The sons of Aram: Uz, Hul, Gether, and Mash. Batabani ba Alamu: Uzi, ne Kuuli, ne Ggeseri ne Masi.
24 Arphaxad fathered Shelah, and Shelah fathered Eber. Alupakusaadi ye kitaawe wa Seera. Seera ye kitaawe wa Eberi.
25 Eber had two sons: one named Peleg, for the earth was divided in his days, and his brother named Joktan. Omu ku batabani ba Eberi yali Peregi, kubanga we yazaalirwa ensi yali yeesazeemu, muganda we ye yali Yokutaani.
26 Joktan fathered Almodad, Sheleph, Hazarmaveth, Jerah, Yokutaani ye yali kitaawe wa Alumodaadi, ne Serefu, ne Kazalumaveesi, ne Yera,
27 Hadoram, Uzal, Diklah, ne Kadolaamu, ne Uzali, ne Dikula,
28 Obal, Abimael, Sheba, ne Obali, ne Abimayeeri, ne Seeba,
29 Ophir, Havilah, and Jobab; all these were the sons of Joktan. ne Ofiri, ne Kavira ne Yobabu; bano bonna baali batabani ba Yokutaani.
30 Their territory extended from Mesha toward Sephar, to the hill country of the east. Ekitundu mwe baali kyava ku Mesa okwolekera Serali, okutuukira ddala ku kitundu eky’ensozi ku luuyi olw’ebuvanjuba.
31 These are Shem's sons, by their clans, languages, lands, and nations. Abo be bazzukulu ba Seemu, mu nnyumba zaabwe, ne mu nnimi zaabwe, ne mu bitundu byabwe ne mu mawanga gaabwe.
32 These are the clans of Noah's sons, by their lines of descent, in their nations; from these the nations spread across the earth after the flood. Abo ze nnyumba za batabani ba Nuuwa ng’okuzaalibwa kwabwe bwe kwali, n’amawanga gaabwe; era okuva mu bano amawanga gonna mwe gaayalira ne gabuna ensi yonna oluvannyuma lw’amataba.
FHB

Scripture from Father’s Heart Bible™. © 2026 Spirit Media Publishing, the imprint of Spirit Media Inc. All rights reserved. In Divine Voice™ Color, the words spoken by our Father show in blue, the words of the Son in red, and the words of the Spirit in purple.

OLCB

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ Obwannannyini© 1984, 1986, 1993, 2014 bwa Biblica, Inc. Biblica® Open Luganda Contemporary Bible™ Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc. “Biblica” Linnya ery’obwannannyini eryawandiisibwa Biblica mu Amerika era nga balina n’ekkakkalabozo, Inc. Bwaweebwa olukusa okulikozesa. “Biblica” is a trademark registered in the United States Patent and Trademark Office by Biblica, Inc. Used with permission.
Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014 · Creative Commons - Attribution-ShareAlike [CC BY-SA]