Skip to content
The Believer's Library

Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014

1 Chronicles 25 OLCB

Show OLCB only
Verse × ×
1 David and the army commanders set apart some of the sons of Asaph, Heman, and Jeduthun for service, who prophesied with lyres, harps, and cymbals. Their numbers, by task, were: Awo Dawudi n’abaduumizi b’eggye, ne baawula abamu ku batabani ba Asafu, n’aba Kemani, n’aba Yedusuni okuweereza, n’okukola obunnabbi, nga bwe bakuba ennanga, n’entongooli, n’ebitaasa. Olukalala lw’abasajja abaakolanga omulimu ogw’okuweereza okwo, lwali:
2 Sons of Asaph: Zaccur, Joseph, Nethaniah, Asharelah, the sons of Asaph—under Asaph's direction, prophesying under the king's direction. Ku batabani ba Asafu: Zakkuli, ne Yusufu, ne Nesaniya ne Asalera, era abo nga bakulirwa Asafu, eyakolanga ogw’obunnabbi, ate ye ng’akulirwa kabaka.
3 Jeduthun's sons: Gedaliah, Zeri, Jeshaiah, Shimei, Hashabiah, Mattithiah—six, guided by their father Jeduthun, prophesied with the lyre, thanking and praising our Father. Ku batabani ba Yedusuni: Gedaliya, ne Zeri, ne Yesaya, ne Simeeyi, ne Kasabiya ne Mattisiya, be mukaaga awamu, nga bakulirwa kitaabwe Yedusuni, eyakolanga ogw’obunnabbi, nga bw’akuba n’ennanga nga beebaza n’okutendereza Mukama.
4 Of Heman, sons of Heman: Bukkiah, Mattaniah, Uzziel, Shebuel, Jerimoth, Hananiah, Hanani, Eliathah, Giddalti, Romamti-ezer, Joshbekashah, Mallothi, Hothir, Mahazioth. Ku batabani ba Kemani kabona wa kabaka: Bukkiya, ne Mattaniya, ne Wuziyeeri, ne Sebuweri, ne Yerimosi, ne Kananiya, ne Kanani, ne Eriyaasa, ne Giddaluti, ne Lomamutyezeri, ne Yosubekasa, ne Mallosi, ne Kosiri, ne Makaziyoosi.
5 All these were sons of Heman, the king's seer, given through our Father's word to lift Heman up. Our Father gave Heman fourteen sons and three daughters. Abo bonna baali baana ba Kemani nnabbi aweereza kabaka, abaamuweebwa olw’okusuubiza kwa Katonda, okuyimusanga erinnya lye. Katonda yamuwa abaana aboobulenzi kkumi na bana, n’aboobuwala basatu.
6 All these were under their father's direction for song in the house of our Father, with cymbals, harps, and lyres for the service of the house of our Father; Asaph, Jeduthun, and Heman were under the king's direction. Abo bonna baavunaanyizibwanga ba kitaabwe, olw’okuyimba mu yeekaalu ya Mukama, nga bakuba ebitaasa, n’entongooli, n’ennanga, olw’okuweerezanga okw’omu nnyumba ya Katonda. Asafu, ne Yedusuni, ne Kemani baali bakolera wansi kabaka.
7 Their number, with their kin trained to sing to our Father—all skilled—was 288. Omuwendo gw’abo n’eŋŋanda zaabwe abatendekebwa ne bakuguka mu by’okuyimbira Mukama baali ebikumi bibiri mu kinaana mu munaana.
8 And they cast lots for their duties, small and great alike, teacher and pupil alike. Bonna baakubira obululu emirimu gye baaweebwa, abato n’abakulu, omutendesi ne gwe batendeka.
9 The first lot came out for Asaph, to Joseph; the second, Gedaliah with his brothers and sons, twelve. Akalulu akaasooka akaali aka Asafu kagwa ku Yusufu, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri; akookubiri kagwa ku Gedaliya, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
10 The third to Zaccur, his sons and his brothers, twelve; akookusatu kagwa ku Zakkuli, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
11 the fourth to Izri, his sons and his brothers, twelve; akookuna kagwa ku Izuli, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
12 the fifth to Nethaniah, his sons and his brothers, twelve; akookutaano kagwa ku Nesaniya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
13 the sixth to Bukkiah, his sons and his brothers, twelve; ak’omukaaga kagwa ku Bukkiya, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
14 the seventh to Jesarelah, his sons and his brothers, twelve; ak’omusanvu kagwa ku Yesalera, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
15 the eighth to Jeshaiah, his sons and his brothers, twelve; ak’omunaana kagwa ku Yesaya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
16 the ninth to Mattaniah, his sons and his brothers, twelve; ak’omwenda kagwa ku Mattaniya, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
17 the tenth to Shimei, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi kagwa ku Simeeyi, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
18 the eleventh to Azarel, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi n’akamu kagwa ku Azaleri, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
19 the twelfth to Hashabiah, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi noobubiri kagwa ku Kasabiya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
20 the thirteenth to Shubael, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi noobusatu kagwa ku Subayeri, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
21 the fourteenth to Mattithiah, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi noobuna kagwa ku Mattisiya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
22 the fifteenth to Jeremoth, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi noobutaano kagwa ku Yeremosi, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
23 the sixteenth to Hananiah, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi n’omukaaga kagwa ku Kananiya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
24 the seventeenth to Joshbekashah, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi n’omusanvu kagwa ku Yosubekasa, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
25 the eighteenth to Hanani, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi n’omunaana kagwa ku Kanani, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
26 the nineteenth to Mallothi, his sons and his brothers, twelve; ak’ekkumi n’omwenda kagwa ku Mallosi, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
27 the twentieth to Eliathah, his sons and his brothers, twelve; ak’amakumi abiri kagwa ku Eriyaasa, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
28 the twenty-first to Hothir, his sons and his brothers, twelve; ak’amakumi abiri mu akamu kagwa ku Kosiri, batabani be, n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
29 the twenty-second to Giddalti, his sons and his brothers, twelve; ak’amakumi abiri mu bubiri kagwa ku Giddaluti, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
30 the twenty-third to Mahazioth, his sons and his brothers, twelve; ak’amakumi abiri mu busatu, kagwa ku Makaziyoosi, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
31 the twenty-fourth to Romamti-ezer, his sons and his brothers, twelve. ak’amakumi abiri mu buna kagwa ku Lomamutyezeri, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri.
FHB

Scripture from Father’s Heart Bible™. © 2026 Spirit Media Publishing, the imprint of Spirit Media Inc. All rights reserved. In Divine Voice™ Color, the words spoken by our Father show in blue, the words of the Son in red, and the words of the Spirit in purple.

OLCB

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ Obwannannyini© 1984, 1986, 1993, 2014 bwa Biblica, Inc. Biblica® Open Luganda Contemporary Bible™ Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc. “Biblica” Linnya ery’obwannannyini eryawandiisibwa Biblica mu Amerika era nga balina n’ekkakkalabozo, Inc. Bwaweebwa olukusa okulikozesa. “Biblica” is a trademark registered in the United States Patent and Trademark Office by Biblica, Inc. Used with permission.
Biblica® Open Luganda Contemporary Bible 2014 · Creative Commons - Attribution-ShareAlike [CC BY-SA]